PREMIUM
Bukedde

Nyanjura alumbye ebibiina by'abakyala olw'okuwagira Kadaga ku bwa Sipiika

AMYUKA Loodi Meeya wa Kampala, Doreen Nyanjura, alumbye ebibiina by'abakyala ebivuddeyo okuwagira Rebecca Kadaga okuddamu okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa Paalamenti.

Nyanjura alumbye ebibiina by'abakyala olw'okuwagira Kadaga ku bwa Sipiika
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision

Bw'abadde asisinkanye bannamawulire ku ofiisi ye ku City Hall, Nyanjura agambye nti kyennyamiza okulaba nga Kadaga ensangi zino alaga nnyo nga bw'afaayo ku nsonga eziruma abakyala olw'okuba yeesimbyewo

Login to begin your journey to our premium content

Tags:
Doreen Nyanjura
Kadaga Rebecca
Sipiika
Palamenti
Bakyala