Bassentebe b’ebyalo e Kasangati boogeredde Poliisi amafuukuule
Bassentebe b’ebyalo ebikola Kasangati Town Council boogeredde poliisi y’e Kasangati amafuukuule mu maaso ga ACP, Anatoli Muleterwa omukwanaganya wa poliisi n’omuntu wa bulijjo. Olukiiko luno lwabadde ku Afro Club e Kasangati. Lwetabiddwaamu n’abakulira poliisi zonna mu Kasangati.
PREMIUMBukedde
Bassentebe b'ebyalo ebikola Kasangati nga balaga obutali bumativu
NewVision Reporter
@NewVision
#Kasangati #Bassentebe #Muleterwa #Poliisi
Bya Samuel Tebuseeke
Muleterwa ye yagguddewo olukiiko era nga yaalukubiriza. Yategeezezza nti yabadde azze kutereeza nkolagana ya poliisi n’abantu. Yawadde bassentebe okwogera ebibaluma n’ebyo bye baagala okumanya
Login to begin your journey to our premium content