Banna NRM e Nansana bakyajaganya ku buwanguzi bwa Pulezidenti Museveni
AB’EKIBIINA kya NRM E Nansana basabye pulezidenti Museveni mu kisanja kino okukyusa mu nkola y’okubatuusaako obuyambi bwe bagambye nti be bakwasa ssente bazeezibika.
Banna NRM e Nansana bakyajaganya ku buwanguzi bwa Pulezidenti Museveni
Bino babyogeredde ku kabaga akategekeddwa aba NRM b’e Wakiso nga beekulisa obuwanguzi bw’omukulembeze waabwe Pulezidenti Museveni obwakuwangula obukulembeze bw’eggwanga mu zZooni ya East 2 B e Nansana ku Ssande.
Login to begin your journey to our premium content