ABALIMI b’emmwaanyi bwe baalabye nga tebakyafuna mu kutunda kutunda kibooko ne bagula ekyuma ekizisunsula ne batunda kase era kati basekera mu kikonde. Abalimi bano bali Bwera mu ggombolola y’e Kicheche mu distulikiti y’e Kitagwenda.
PREMIUMBukedde
Abalimi b'emmwaanyi baguze ekyuma ekizisunsula
NewVision Reporter
@NewVision
#Mmwaanyi #Bwera Model Village #Pulezidenti Museveni
Amaka 1624 geegatta okukola kino mu nteekateeka ya pulezidenti Museveni ey’okuggya abantu mu bwavu. Vincent Tumwine ssentebe w’ekyalo (Bwera Model Village), agamba nti atwala ebitundu (Cell) 13 nga mulimu amaka
Login to begin your journey to our premium content