ABADDUKANYA omuzannyo gwa ludo mu ggwanga basazeewo nga liigi yaabwe bwe bagenda okugizannyira emyezi ebiri n’ekitundu nga we bagoberera amateeka g’okulwanyisa ssennyiga omukambwe.
Nga bakulembeddwa pulezidenti wa Uganda Ludo Federation Hussein Kalule, abaakakiiko k’oku ntikko ak’omuzannyo guno bagamba nti National Ludo Super League egenda kutandika nga June 6, 2021
Login to begin your journey to our premium content