Tamale Junior bamugobye mu Lukiiko lwa Ffamire lwa kuvvoola n'okuvuma abeetonze ewa Katikkiro

Eby’abooluganda lw’omugenzi Yozefu Tamale Mirundi okwetondera Obwakabaka ne Katikkiro binyiizizza mutabaniwe Joseph Tamale Mirundi n’abavumavuma nga kwatadde okujjukiza Katikkiro nti bamuwadde byoya bya nswa.Kino kinyiizizza aba famire ne batuuza olukiiko mwebamutwalidde entyagi nga bwebamukuba ekisapatu.

Tamale Junior bamugobye mu Lukiiko lwa Ffamire lwa kuvvoola n'okuvuma abeetonze ewa Katikkiro
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision