Amawulire

Taata avuddewo bubi n'abaanabe ne nyabwe. bayiye ekidomola kyamalwa kyabadde aleese

Taata avuddewo bubi n'abaanabe ne nyabwe.bayiye ekidomola kyamalwa kyabadde aleese okugabula abataka nga bwe bamulangira ettamiiro Taata abatabukidde naye n'abalangira nga agamba nti abawala baaleka ssente mu ssomero ne beeyuna abasajja gyoli nti baali baggwayo. Alangidde ne mukyalawe okubaliga n’atuuka n’okuleeta omusajja mu maka gaabwe mweyabakwatira lubona. Bano tubasanze Kayunga

Omwana nga ayiwa ekidomola kya kitaawe e kyamalwa
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
ettamiiro
kyamalwa
ssomero