Amawulire

Poliisi etubidde ne kiggala atasobola kwogera gy'ava n'abaana be 2

Poliisi y'e Nama e Mukono, etubidde n'omukazi kiggala ate nga tayogera wamu n'abaana babiri okuli ow'emyaka 3 ne 5 abaalondeddwa

Poliisi etubidde ne kiggala atasobola kwogera gy'ava n'abaana be 2
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

Poliisi y'e Nama e Mukono, etubidde n'omukazi kiggala ate nga tayogera wamu n'abaana babiri okuli ow'emyaka 3 ne 5 abaalondeddwa

Omukyala kiggala gwe baasanze n'abaana

Omukyala kiggala gwe baasanze n'abaana

Yalondeddwa nga Aug 31 ku ssaawa 3:00 ez'ekiro e Katoogo Trading Centre era ne batwalibwa ku poliisi eyo.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala, Luke Owoyesigyire, asabye abamumanyi okuyambako babazze mu ffamire yaabwe.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Nama
Mukono
Kiggala
Butayogera