UGANDA ekendeezeza okwesigama ku bagwira mu kuddukanya ebitongoe eby'enkizo. Okusinziira ku minista buli government bweteeka ssente mu kusomesa abaana b'eggwanga kino kinweza ebyenfuna byaffe nge’gwanga era ne kisobozesa bannayuganda okwenyigira mu milimo egyo egyakolebwa nga abagwira.

MNinisita JC Muyingo ng'ali n'abakungu abalala
Naye leero olw'ensonga nti twongedde amaanyi mu kusiga mu bwengigiriza, bannayuganda bangi kati bebaddukanya ebitongole bino,”
Bino minista Muyingo yabyogeredde mukugulawo olukiikolwe olwekanya byenzigiliza olwabuli mwaka ku Serena hotel Kigo nga March 30, 2026.