Amawulire

Minisita Baryomunsi yennyamidde olw'embeera gy'asanzeemu eddwaaliro ly'e Mbarara

Minisita w’ebyobulamu Dr. Chris Baryomunsi agenze mu ddwaliro e Mbarara okwetegereza embeera eriyo oluvannyuma lw’abalwadde okwemulugunya ku nkola y’abasawo. Atuuseeyo ekiro embeera ereese akasattiro mu ddwaliro kuba abasawo abamu tebabaddeewo. Kiddiridde omulwadde eyafiirayo abantu be ne beemulugunya nti abasawo tebaaliwo.

Minisita Baryomunsi yennyamidde olw'embeera gy'asanzeemu eddwaaliro ly'e Mbarara
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Amawulire
Minisita
Chris Baryomunsi
Mbeera
Ddwaaliro