Hajati Faridah Nambi ng'al;i ne Bamaseeka abalala balombedde Muhammad Ssegirinnya edduwa Allah ayongere okumuwa ekiwummulo eky'emirembe.
Hajati Faridah era ng'ono yegwanyisa ekifo ky'omubaka wa Kawempe North leero alumazeeko ng'ali noomu ku bakyala ba Ssegirinnya wamu ne bamulekwa.
Hajati ne Bamaseeke abalala nga bali mukusomera Ssegirinnya edduwa
Hajati Faridah ng'ayita mu kibiina kye ekya Farida Nambi Children Initiative awadde omwana wa Segirinnya Bursary okusoma oktuuka mu P7.
Nambi ategeezeza nti kino akikoze kubanga agenda kuddira omugenzi mu bigerebye nga n'olwekyo olw'okuba kino ekisanja kyali kya mugenzi ayagadde ebbanga erisigaddeyo ayambe mulekwa ono .
Ye namwandu yeebaziza nyo omubaka Hajati Nambi n'ategeeza nga bwebaali abomukwano ennyo nga naye akyali mu byobufuzi era n'abeebaza obutabalekerera.