Gavumenti egenda kukwasizaako abasuubuzi b'omu butale ng'ebawola ssente okwekulaakulanya

Omuyambi wa Pulezidenti Moses Byaruhanga ayanjulidde abasuubuzi b'akatale ka Owino ne Kalerwe enteekateeka ya gavumenti empya ey’okukulaakulanya ab’obutale gyebatuumye Katale Looni ng’eno gavumenti mwegenda okuyita okuwola abasuubuzi b’obutale

Gavumenti egenda kukwasizaako abasuubuzi b'omu butale ng'ebawola ssente okwekulaakulanya
NewVision Reporter
@NewVision
#Amawulire #Gavumenti #Basuubuzi #Kunnyonnyola #Kukakasa