Eyawa yinvesita ettaka okuyiwako woyiro aggweera mu ttaka atuuyanye nga NEMA emukwata

Ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bwensi ekya NEMA bazinzeeko kkampuni eyoza woyiro agambibwa okuba nti abadde akulukutira mu luzzi lw’ekyalo. Bino byabadde mu ggombolola y’e Nakisunga mu disitulikiti y’e Mukono.

Eyawa yinvesita ettaka okuyiwako woyiro aggweera mu ttaka atuuyanye nga NEMA emukwata
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #NEMA #Ttaka #YInvesita #Kukwata