Eyakwata muliraanwa we obutambi ng’anaaba bamusimbye mu kkooti n’akkiriza emisango.

Kaganda eyakwatibwa
Isa Kaganda yakwata muliraanwa we ow’emyaka 17 (amannya gasirikiddwa) obutambi nga October 5,2026 mu Kikulu zzooni.
Baagenda okukebera essimu nga bulijjo abukwata n’abusindikira abantu ab’enjawulo. Asabye bamusonyiwe amusasule emitwalo 20