Minisita w’ensonga z’obuvanjuba bwa Afirika Rebecca Alitwala Kadaga asabye Minisita w'ekikula ky'abantu, abakozi n’enkulaakulana z’abantu Asamo Hellen Grace okukola olupapula lwa kabineeti olugenda okuyamba okwanguya okugonjoola ebizibu bannamagoye bye bayitamu