Omuyimbi Weasel Manizo eyayimbanga ne Mowzey Radio mu Good life acamudde abawagizi be mu kivulu kyeyatuumye Memories of Good lyf. Ekivulu kino kyabaddewo eggulo ku lw'okutaano mu kibangirizi kya Hotel Africana era nga kyajjummbidwa bulungi abadigize. .
No Comment