Agataliikonfuufu: Omukama Oyo akomekkerezza okulinnya olusozi Rwenzori lwamazeeko ennaku 10

Omukama we Tooro Oyo Nyimba Kabamba Iguru owookuna amaliriza olugendo lwe olwokulinya olusozi Rwenzori nga luno luwezaako obuwanvu bwa 5,109 metres ( 16,762Ft. Ayaaniriziddwa mu ssanyu era nalambika ensonga lwaki yalinnye olusozi luno

Agataliikonfuufu: Omukama Oyo akomekkerezza okulinnya olusozi Rwenzori lwamazeeko ennaku 10
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
##Agataliikonfuufu ##Agabuutikidde ##NewVision ##OyoNyimbaKabambaIguru