Agataliikonfuufu: Awambye amaka n'atema abaana, bamumizizza omusu okubataasa

30th April 2024

Poliisi ekubye amasasi agasse omusajja azze ayambadde akakookolo n’awamba abantu mu maka agamu nga bw’abakanda ensimbi obukadde butaano, olwo bwebazimummye n’atematema abaana.Bino bibadde mu ggombolola ya Makindye Ssaabagabi e Wakiso.

Agataliikonfuufu: Awambye amaka n'atema abaana, bamumizizza omusu okubataasa
NewVision Reporter
@NewVision
#Agataliikonfuufu #AGabuutikidde #New Vision #Awambye amaka n'atema abaana

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.