Agataliikonfuufu: Abatuuze bubefuse nebakanyama Babadde baziika mutuuze munnaabwe ow'ekibanja.

Abakungubazi battunse ne bakanyama be balumiriza okuba nti baasindikiddwa nannyini ttaka okubalemesa okuziika munnabwe ku kibanja kyamazeeko emyaka. Bano batuuse n’okusima entaana nnya nga buli gye basima bakanyama bagiziika. Bino bibadde ku kyalo Naggamba e Busukuma mu Wakiso

Agataliikonfuufu: Abatuuze bubefuse nebakanyama Babadde baziika mutuuze munnaabwe ow'ekibanja.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu: #Abatuuze bubefuse nebakanyama #kanyama