Agataliiikonmfuufu: Abalamazi baava e Nebbi batuuse e Luweero Ab'ekannungu bafunye akabenje

Leero abalamazi abaava e Nebbi olwa leero batuuse e Wobulenzi era webagenda okusula. Baaniriziddwa mu ssanyu era abantu yonna gyebayise babawa eby’okulya n’okunywa. Ate okuva e Lukaya abalalazi babiri bagudde ku kabenje akabakutudde amagulu n’emikono.

Agataliiikonmfuufu: Abalamazi baava e Nebbi batuuse e Luweero Ab'ekannungu bafunye akabenje
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliiikonmfuufu #Abalamazi baava e Nebbi batuuse e Luweero