Agabuutikidde: Abatuuze be Luweero beeralikirivu olwabavubuka abagunduwa ebisolo byaabwe
ABATUUZE ku kyalo Buyego A ekisangibwa my ndejje town kaanso mu disitulikiti ye Luwero bali mukusatira olw'abantu bebatategeera abasusse okulumba ebisolo byaabwe nebabitta nga bano basalako mitwe nebibumba nebagenda nabyo nebabalekerawo ebiwudduwuddu.
Agabuutikidde: Abatuuze be Luweero beeralikirivu olwabavubuka abagunduwa ebisolo byaabwe
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agabuutikidde: #Abatuuze be Luweero beeralikirivu #Buyego