Agabutikidde: Omubazi w'ebitabo kafulu asangiddwa afiiridde mu buliri Ensonga zitankanibwa.
Omubalirizi w’ebitabo ow’amaanyi asangiddwa ng’afiiridde mu nnyumbaye esangibwa e Kireka Bbira mu Disitulikiti y’e Wakiso. Ono kitegeerekese nti abadde akolera ku Kampuni y’amayinja eya Stone Crush Ltd e Kawuku ku lwe Entebbe nga baasemba okumulabako ku Lwokuna wiiki ewedde.
Agabutikidde: Omubazi w'ebitabo kafulu asangiddwa afiiridde mu buliri Ensonga zitankanibwa.