KKOOTI eragidde ssentebe w’omuzikiti gwe kyebando okuliyirira mulirwaana we gweyawalawala n’amutwaala mu kkooti n’abalala babiri ng'abalumiza okusaalimbira ku ttaka lye, okufuna ekyapa mulukujukuju n’okumenya endagaano zagamba nti kweyagulira ettaka. Bino bibadde ku kkooti yeNabweru.