Ttuntu AKAWUKA KA MUKENENYA KEERISA NKUULI E NAMAYINGO MU BUSOGA

Abalwadde abalina akawuka akaleeta mukenenya e Namayingo balopedde gavt nga bwebatawebwa ssente wansi w'entekateeka zayo okuli PDM, Emyoga n'endala nga abazigaba batya nti bayinza okufa ne ssente zino, bano era bagamba nti n'emirimu gya gavt nagyo tegibawebwa ekintu ekibakalubiriza obulamu. 

Ttuntu AKAWUKA KA MUKENENYA KEERISA NKUULI E NAMAYINGO MU BUSOGA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #AKAWUKA KA MUKENENYA