Taata eyadduka awaka okumala emyaka 40 akomyewo bagabane emmaali!

Maama n'omuwala bagenze ewa Collins Kafeero akwasaganya ensonga z'amaka e Kayunga nga baagala abayambye ku ssemaka eyanoba emyaka 40 emabega  kyokka kati akomyewo agabane emmaali

Taata eyadduka awaka okumala emyaka 40 akomyewo bagabane emmaali!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Zirabamuzaale #Kunoba #Myaka #1982