Taata agambibwa okukuba omuyizi w'essomero lya Hill Side SSS e Matugga olw’okuwa muwala we ekimuli kya valentine asimbiddwa mu kkooti omulamuzi n’amusindika mu kkomera e Luzira kuba okunoonyerezza ku musango guno poliisi tennaba kumaliriza kunoonyereza.