Ssaabawaabi wa Gavumenti Abodo alondeddwa okukulira abalamuzi ba kkooti enkulu

Pulezidenti Museveni ng'akozesa ssemateeka wa 1995, mu nnyingo ey'e 143 mu katundu akasooka, ssaako akakiiko akalonda abalamuzi mu ggwanga, alonze Justice Jane Francis Abodo okukulira abalamuzi ba kkooti enkulu (principal judge)

Ssaabawaabi wa Gavumenti Abodo alondeddwa okukulira abalamuzi ba kkooti enkulu
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Jane Frances Abodo #Gavumenti #Ssaabawaabi #Balamuzi #Kkooti