Sharifah eyatemebwaako omukono ng'ali mu kinaabiro teyeekubagiza

Yali mu kinaabiro ng'naaba , omutemu gye yamusanga n'amutemako omukono. Byonna byamutuukako naye alaga nti teyeekubagiza era emirimu gy'awaka agikola bulungi okuyambako nnyina.

Sharifah eyatemebwaako omukono ng'ali mu kinaabiro teyeekubagiza
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Kutemwako #Mukono #Kinaabiro