Pulezidenti Museveni yeeyamye okwongera ekkereziya ssente okumalirizza ekiggwa.

Pulezidenti Yoweri Museveni yeeyamye okwongera okukwasizzaako ekkereziya okwongera okulaakulanya ekiggwa. Pulezidenti asabye bannaddiini boongere okukubiriza abakkiriza okwenyigira mu mirimu beegobeko obwavu. Obubaka buno Pulezidenti abuweeredde Namugongo mu mmisa ey’okujjukira abajulizi

Pulezidenti Museveni yeeyamye okwongera ekkereziya ssente okumalirizza ekiggwa.
NewVision Reporter
@NewVision