Pulezidenti agaddewo olukungaana lw'enjiri gaggadde atenderezza Paasita Patience

 Pulezidenti Yoweri Museveni aggaddewo olukungaana lw'ejiri gaggadde olwategekeddwa muwalawe Paasita Patience Rwabwogo olubadde luyindira ku Boma Grounds e Mbarara Pulezidenti asinzidde eno n'atendereza  Pasita olw'okubunyisa enjiri

Pulezidenti agaddewo olukungaana lw'enjiri gaggadde atenderezza Paasita Patience
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision