Poliisi n’ekitongole ky’enguudo ekya UNRA baggadde ekitundu wakati wa Kyengera ne Budo bwerubomose oluvannyuma lw’enkuba etonnye mu kiro nerugwamu. Bano bawabudde abakozesa oluguudo olw’e Masaka beeyambise oluguudo olw’e Nakawuka, Mityana Road ne Nsangi.