Poliisi ekutte abakuumi ababiri abaalabikidde mu katambi nga bawewenyula omuvubuka kibooko
Poliisi ekutte abakuumi ababiri abaalabikidde mu katambi nga bakuba omuvubuka kibooko nga bamutaayirizza mu mitayimbwa wakati. Poliisi egamba nti abakwate balina n’omusango ogw’okwambale byambaalo ebyefaanyiriza ebyayo
Poliisi ekutte abakuumi ababiri abaalabikidde mu katambi nga bawewenyula omuvubuka kibooko