Vidiyo

Omwana elonze akakebe ka tiyagaasi nekamukutulako omukono.

Abatuuze b’e Mutungo e Kigo bali mu kutya olw’abakuuma ddembe abatambula mu bifo eby’ekusifu nebalekamu ebintu eby’obulabe. Kino kiddiridde omwana w’omutuuze okulonda akakebe akateeberezebwa okuba aka ttiyagaasi nekamusesebbula omukono nga mu kiseera kino gwatemeddwako

Omwana elonze akakebe ka tiyagaasi nekamukutulako omukono.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabutikidde
New Vision
Omwana alonze akakebe ka Ttiyagaasi