Vidiyo

Omwana atabukidde nnyina 'eyawasirizza' omusajja mu nju gye yazimba

Yagambye nti ekisinga okumutiisa kwe kuba ng’abaana nnyina be yazaala mu basajja abalala bayinza okukaayanira enju eno nga bagiyita eya nnyaabwe. Bino bibadde ku kyalo Kakiika e Kayonza mu disitulikiti y’e Kayunga.

Omwana atabukidde nnyina 'eyawasirizza' omusajja mu nju gye yazimba
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Vidiyo
Kuzimba
Kuwasa
Kutabuka
Musajja
Mu nju