Obuwoowo bw'"omukenkufu bwatengula Pulezidenti n'amulagira awe Omuyambi we ennamba y'Essimu naye bamuwe eyiye. Wabula yevuma EKIKONO ekyaamukubibwa. Wabula agamba teyaggwaamu maanyi, yasigala akola ekyo ekirungi era oluvannyuma ekyaamutuusa okulya n'abalangira.