Omukyala eyazaala mu bba wa mukwano gwe asobeddwa omusajja yeegaanye abaana
Omukazi eyazaala mu bba wa mukwano gwe abaana babiri atabuddwa, baludde ebbanga nga bakukuta ng'omusajja alabirira abaana be bulungi okutuusa lwe bakuze, gye biwunzikidde ng'ate bba wa mukwano gwe amwefuulidde ne yeegaana abaana mbu DNA yabawandudde
Omukyala eyazaala mu bba wa mukwano gwe asobeddwa omusajja yeegaanye abaana