Yaaya afumise omwana wa mukamaawe ekiso mu bulago ne mu kifuba n’alowooza nti amusse yeneyetta. Obuzibu buvudde kukufuna obutakkaanya mu bbaala mukamaawe gyeyamukwasa okuddukanya kyokka bwebamugambyeko n’asalawo ekiruyi akimalire ku mwana. Bino bibadde Nakigalala e Kajjansi mu Wakiso