Omubaka Mwijukye bamukubidde mu nkaayana z’ettaka:Anyiga biwundu.

Poliisi etandise omuyiggo ku bakanyama abakubye omubaka wa Buhweju West Francis Mwijukye kumpi kumuggyamu maaso bweyabadde agenze okutaawuuluza enkaayana z’ettaka wakati w’ekkereziya y’e Rwanyamabare n’emuliraana waayo. Mu kavuyo bakanyama baakubye omubaka Mwijukye era nga kati aggyiddwa e Mbarara gyabadde ajjanjabibwa ng’aleeteddwa e Nakasero okujjanjabibwa.

Omubaka Mwijukye bamukubidde mu nkaayana z’ettaka:Anyiga biwundu.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision