Okuwulira ogwa Nakwedde e Kayunga ne gwe yawangulamu akalulu gusalwa leero
Akulira abalamuzi ba kkooti ento e Kayunga (chief Magistrate) John Francis Kaggwa olunaku lwa leero lw'agenda okuwa ensala ye ku misango gy’okulonda omuli ogwawawaabirwa Harriet Nakwedde eyayitamu ku ky’omubaka omukyala ssaako ogwa Ntenjeru South.
Okuwulira ogwa Nakwedde e Kayunga ne gwe yawangulamu akalulu gusalwa leero