Nnamukade ow'emyaka 82 alaajana abatamanyangamba basaaye ebirime bye byonna

Nnamukade ow'emyaka 82 omutuuze w'e Bwendidde Kalagi Mukono alaajana abantu abatannamanyika bwebasaaye ebintu byonna ebibadde ku kibanja kye. Kubaddeko ekibira kya kalitunsi, emmwanyi, Vanilla n’ebirala bwabadde aggya ssente ezimubeezaawo.

Nnamukade ow'emyaka 82 alaajana abatamanyangamba basaaye ebirime bye byonna
NewVision Reporter
@NewVision

Login to begin your journey to our premium content