Vidiyo

Maama w’omwana eyattibwa olw’okuwa omuwala ekimuli kya Valentine asabye be kikwatako okumuyamba okufuna obwenkanya

Ono asambazze ebizze byogerwa nti mutabani we abadde yasimba amakanda ewaabwe w’omuwala n’asambajja n’ebyayogeddwa difensi w’ekyalo nti baatuulako mu nsonga z’abaana bano. Ono yeebazizza Poliisi olw’okukwata Herbert Lumu Musaasizi nga kati asabye be kikwatako okumuyamba okufuna obwenkanya.

Maama w’omwana eyattibwa olw’okuwa omuwala ekimuli kya Valentine asabye be kikwatako okumuyamba okufuna obwenkanya
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Vidiyo
Valentine
Muwala
Kuttibwa
Mwana
Maama