Vidiyo

Kitalo! Omulambo gw'omuwala Nagudi Olivia eyatwaliddwa amazzi gulabiddwa abakedde ku ttale.

Abatuuze b’e Kibumbire cell e Namabasa mu disitulikiti y’e Mbale bagudde ku mulambo gw’omuwala  eyatwaliddwa amazzi eggulo mu nnamutikwa w’enkuba eyafudembye n’aleka abeeyo nga bafumbya Miyagi.

Kitalo! Omulambo gw'omuwala Nagudi Olivia eyatwaliddwa amazzi gulabiddwa abakedde ku ttale.
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mulambo
Nagudi Olivia
Mazzi
Mataba
Gulabiddwa