Kitalo! Laddu ekubye essomero n'etta Omusomesa

Enkuba ekedde okufudemba mu kibuga ky’e Masaka ejjiddemu laddu ekubye essomero lya Bulando Primary School n’etta omusomesa wamu n’okulumya abasomesa abalala n’abayizi.

Kitalo! Laddu ekubye essomero n'etta Omusomesa
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Laddu #Kutta