Vidiyo

Kitalo! Akabenje ddekabusa katuze omuserikale abadde ne banne nga bagenze okusuula ekiddo.

Akabenje ddekabussa kagudde ku luguudo oluva e Kyotera okudda e Mutukula ttuleera bw'esaabadde abaserikale ba poliisi ababadde bageenda okuteekawo ekiggwa okufuuza mmotokka ezikozesa oluguudo.

Kitalo! Akabenje ddekabusa katuze omuserikale abadde ne banne nga bagenze okusuula ekiddo.
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Vidiyo
Kabenje
Muserikale
Kitalo!