Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Lwadda B ekisangibwa e Matugga oluvanyuma lwa Kanyama abadde akuuma ebbaala okukuba omuwala abadde asiika chips mu kitundu kino namutta nga entabwe kwevudde kumuteberezza kubba ssimu yamuganzi gwabadde azze naye mu bbaala. Ono poliisi emukutte