Ennyanja Nnalubaale ebooze n'esalako ekereziya y'ekigungu Abakirisitu basobeddwa

BANNADIINI okuva e Kigungu balaajanye oluvannyuma lw’ennyanja Nalubaale okubooga nesalako ekreziya  emanyibwa nga Kigungu Sub Parish. Bagambye nti ekkereziya eno yabyafaayo nga nga balina okuzimbawo ebisenge okutangira amazzi obutagiyingira

Ennyanja Nnalubaale ebooze n'esalako ekereziya y'ekigungu Abakirisitu basobeddwa
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision