Ebya maama eyamenye essomero lyeyakwasa muwalawe nga bwetwakulaze mu mawulire gaffe agataliiko nfuufu biranze. Omwana aleese bwiino n’alaga nga bwebalitandika ababiri oluvannyuma abazungu ne babakwatirako nga kati asula ku tebukye. Bino bibadde Makindye salaama road wano mu Kampala.