Enteekateeka z’okuyisa amateeka g’emisolo gavumenti mweyagala okuyita okuleeta emisolo emigya mwesuubira okukunganya 1.9tn zigudde butaka; ababaka bwebagisabye esooke enyonyole engeri emisolo gyino emiggya bwegigenda okukosamu ebyenfuna by’eggwanga.Sipiika Among ayongezzaayo olutuula okutuuka ku bbalaza