Bukedde TV ku ntikko nnayinyi mwana eyasaddaakibwa asiimye bukeddetv olw'o bwenkanya bweyafuna

Nga Bukedde TV 1 ejaguza olw’okulangirirwa nga TV esinga okulabibwa mu ggwanga, taata Moses Karangwa atukooneddemu nti ddala ktyetukola gyekiri. Ajulira engeri pulogulaamu ya fayiro ku mmeeza gyeyamuyamba okufuna obwenkanya ku mwanawe eyattibwa mu ngeri eyookusaddaakibwa nga abaakikola kkooti y’abasibye mayisa. Ettemu lino lyali Mukungwe mu Masaka.

Bukedde TV ku ntikko nnayinyi mwana eyasaddaakibwa asiimye bukeddetv olw'o bwenkanya bweyafuna
NewVision Reporter
@NewVision

Login to begin your journey to our premium content