Ng’abantu bangi bakyatendereza Bukedde TV1 olw’empeereza yaffe ey’omulembe, omuli abazze bayambibwa mu ngeri ezitali zimu, olwaleero tuzzeeyoko ewa Sgt. Steven Kawuki Ssalongo ow’e Nakuwadde mukaziwe gweyatemako omukono ng’ono akyatenda amaanyi ga Bukedde.